Nahum 3:8-10


8 aGgwe Nineeve ggw’osinga Tebesi
ekyali kizimbiddwa ku mugga Kiyira
ng’amazzi gakyetoolodde okukikuuma ku njuyi zonna?
Olukomera lwakyo gwali mugga
era amazzi ge gaali bbugwe waakyo.
9 bEsiyopya ne Misiri ze zaakiwagiranga.
Ate nga Abapuuti
Abapuuti ne Abapuuli balabika nga baali bantu ba mu kitundu kye kimu. Puuti ye Libiya oba ekitundu ekyetoolodde n’okutuukira ddala ku Somaliya
n’ab’omu Libiya nabo nga bakiyamba.
10 dKyawambibwa, ne kitwalibwa mu buwaŋŋanguse.
Abaana bwakyo abawere babetentebwa mu ntandikwa ya buli luguudo.
Abakungu baakyo baakubirwa obululu,
n’abasajja be ab’amaanyi baasibibwa mu njegere.
Copyright information for LugEEEE